African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Az-Zumar — Ayah 20

39:20
لَٰكِنِ ٱلَّذِينَ ٱتَّقَوۡاْ رَبَّهُمۡ لَهُمۡ غُرَفٞ مِّن فَوۡقِهَا غُرَفٞ مَّبۡنِيَّةٞ تَجۡرِي مِن تَحۡتِهَا ٱلۡأَنۡهَٰرُۖ وَعۡدَ ٱللَّهِ لَا يُخۡلِفُ ٱللَّهُ ٱلۡمِيعَادَ ٢٠
Naye abo abatya Mukama omulabirizi waabwe balina e nyumba ezaakalina nga waggulu waazo ate wazimbiddwayo e nyumba endala, ng'emigga gikulukutira mu zo, (eyo) nga ndagaano ya Katonda (ate) nga Katonda tayawukana ku ndagaano.