African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Fussilat — Ayah 51

41:51
وَإِذَآ أَنۡعَمۡنَا عَلَى ٱلۡإِنسَٰنِ أَعۡرَضَ وَنَـَٔا بِجَانِبِهِۦ وَإِذَا مَسَّهُ ٱلشَّرُّ فَذُو دُعَآءٍ عَرِيضٖ ٥١
Bwetugabira omuntu ebyengera awuguka (naava ku ddiini) nadda ku bbali (nga takyayagala kubeera na bantu balala) olwokwekuza naye akabi bwe kamutuukako (olwo adda eri Katonda) era n'aba nga asaba okusaba okutakoma.