African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Fussilat — Ayah 6

41:6
قُلۡ إِنَّمَآ أَنَا۠ بَشَرٞ مِّثۡلُكُمۡ يُوحَىٰٓ إِلَيَّ أَنَّمَآ إِلَٰهُكُمۡ إِلَٰهٞ وَٰحِدٞ فَٱسۡتَقِيمُوٓاْ إِلَيۡهِ وَٱسۡتَغۡفِرُوهُۗ وَوَيۡلٞ لِّلۡمُشۡرِكِينَ ٦
Bagambe (ggwe Nabbi Muhammad nti) mazima nze ndi muntu nga mmwe, mpeebwa obubaka nti mazima Katonda wa mmwe, Katonda omu yekka, kale mudde gyali mubwesimbu, era mumwegayirire era okubonaabona kuli eri abagatta ebintu ebirala ku Katonda.