African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Ash-Shuraa — Ayah 21

42:21
أَمۡ لَهُمۡ شُرَكَٰٓؤُاْ شَرَعُواْ لَهُم مِّنَ ٱلدِّينِ مَا لَمۡ يَأۡذَنۢ بِهِ ٱللَّهُۚ وَلَوۡلَا كَلِمَةُ ٱلۡفَصۡلِ لَقُضِيَ بَيۡنَهُمۡۗ وَإِنَّ ٱلظَّٰلِمِينَ لَهُمۡ عَذَابٌ أَلِيمٞ ٢١
(Ekibabuza) oba balinayo be bagatta ku Katonda nga ba bateerawo amateeka g’eddiini ago Katonda ga takkiriza, era singa si kigambo ekyokusalawo (okulibaawo ku lunaku lw’enkomerero mangu ddala) wandiramuddwa wakati waabwe. Era mazima abeeyisa obubi balina ebibonerezo ebiruma ennyo.