African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Ash-Shuraa — Ayah 24

42:24
أَمۡ يَقُولُونَ ٱفۡتَرَىٰ عَلَى ٱللَّهِ كَذِبٗاۖ فَإِن يَشَإِ ٱللَّهُ يَخۡتِمۡ عَلَىٰ قَلۡبِكَۗ وَيَمۡحُ ٱللَّهُ ٱلۡبَٰطِلَ وَيُحِقُّ ٱلۡحَقَّ بِكَلِمَٰتِهِۦٓۚ إِنَّهُۥ عَلِيمُۢ بِذَاتِ ٱلصُّدُورِ ٢٤
Oba (ekibabuza lwakuba) bagamba nti (Muhmmad) yajweteka ku Katonda ebigambo mu bulimba, Katonda bwaba ayagadde asobola okuzibikira omutima gwo (singa okola nga bwe bagamba), era Katonda naggyawo ebitali bituufu nakakasa amazima olwebigambo bye, mazima yye amanyidde ddala ebiri mu bifuba.