African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Ash-Shuraa — Ayah 48

42:48
فَإِنۡ أَعۡرَضُواْ فَمَآ أَرۡسَلۡنَٰكَ عَلَيۡهِمۡ حَفِيظًاۖ إِنۡ عَلَيۡكَ إِلَّا ٱلۡبَلَٰغُۗ وَإِنَّآ إِذَآ أَذَقۡنَا ٱلۡإِنسَٰنَ مِنَّا رَحۡمَةٗ فَرِحَ بِهَاۖ وَإِن تُصِبۡهُمۡ سَيِّئَةُۢ بِمَا قَدَّمَتۡ أَيۡدِيهِمۡ فَإِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ كَفُورٞ ٤٨
Bwebaba bagaanye tetukutumanga kuba kalondoozi ku bo, tovunanyizibwa okugyako okutuusa (obubaka). Era mazima ffe bwetukombesa omuntu ku kusaasira okuva gyetuli ku musanyusa, naye bwe batuukwako obuzibu olwebyo emikono gyabwe byegiba gikoze (ng’olwo bakyusa enjogera) anti bulijjo mazima omuntu tasiima.