African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Al-Hujurat — Ayah 11

49:11
يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ لَا يَسۡخَرۡ قَوۡمٞ مِّن قَوۡمٍ عَسَىٰٓ أَن يَكُونُواْ خَيۡرٗا مِّنۡهُمۡ وَلَا نِسَآءٞ مِّن نِّسَآءٍ عَسَىٰٓ أَن يَكُنَّ خَيۡرٗا مِّنۡهُنَّۖ وَلَا تَلۡمِزُوٓاْ أَنفُسَكُمۡ وَلَا تَنَابَزُواْ بِٱلۡأَلۡقَٰبِۖ بِئۡسَ ٱلِٱسۡمُ ٱلۡفُسُوقُ بَعۡدَ ٱلۡإِيمَٰنِۚ وَمَن لَّمۡ يَتُبۡ فَأُوْلَٰٓئِكَ هُمُ ٱلظَّٰلِمُونَ ١١
Abange mmwe abakkiriza abantu (abamu) mu mmwe tebanyomanga bantu bannabwe, anti oluusi bayinza okuba nga be balungi okusinga bo, wadde abakyala okunyoma bakyala bannabwe, anti oluusi bayinza okuba nga be balungi okusinga bo, era temwerengezzanga, era temweyitanga amannya ageemize, erinnya erisinga obubi lyeryo erikakkanya omuntu oluvanyuma lwokuba nti mukkiriza. Omuntu (akola ekyo) bwatenenya, abo bo be beeyisa obubi.