African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Al-Hujurat — Ayah 14

49:14
۞ قَالَتِ ٱلۡأَعۡرَابُ ءَامَنَّاۖ قُل لَّمۡ تُؤۡمِنُواْ وَلَٰكِن قُولُوٓاْ أَسۡلَمۡنَا وَلَمَّا يَدۡخُلِ ٱلۡإِيمَٰنُ فِي قُلُوبِكُمۡۖ وَإِن تُطِيعُواْ ٱللَّهَ وَرَسُولَهُۥ لَا يَلِتۡكُم مِّنۡ أَعۡمَٰلِكُمۡ شَيۡـًٔاۚ إِنَّ ٱللَّهَ غَفُورٞ رَّحِيمٌ ١٤
Ba nnamalungu baagamba nti tukkirizza, bagambe nti temunnakkiriza, wabula mugambe nti twewaddeyo eri abasiraamu (netuwona okuttibwa oba okuwambibwa) era obukkiriza tebunnayingira mu mitima gya mmwe naye singa mugondera Katonda n’omubakawe tagenda kukendeeza ku mpeera ya mirimu gya mmwe kintu kyonna. Mazima Katonda musonyiyi musaasizi nnyo.