African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Al-Hujurat — Ayah 7

49:7
وَٱعۡلَمُوٓاْ أَنَّ فِيكُمۡ رَسُولَ ٱللَّهِۚ لَوۡ يُطِيعُكُمۡ فِي كَثِيرٖ مِّنَ ٱلۡأَمۡرِ لَعَنِتُّمۡ وَلَٰكِنَّ ٱللَّهَ حَبَّبَ إِلَيۡكُمُ ٱلۡإِيمَٰنَ وَزَيَّنَهُۥ فِي قُلُوبِكُمۡ وَكَرَّهَ إِلَيۡكُمُ ٱلۡكُفۡرَ وَٱلۡفُسُوقَ وَٱلۡعِصۡيَانَۚ أُوْلَٰٓئِكَ هُمُ ٱلرَّٰشِدُونَ ٧
Era mumanye nti mazima omubaka wa Katonda ali mu mmwe, singa abagondera mu bigambo ebisinga obungi (nga bwe mubiraba), mwandifunye obuzibu, naye ddala Katonda yabaagazisa obukkiriza nabulabisa bulungi eri emitima gya mmwe, na bakyayisa obukafiiri n’obwononefu n’obugyemu, (abo abataliimu mize egimenyeddwa waggulu) bo be balungamu.