African Development Foundation

Ayah by Ayah

Tags

Download Links

African Development Foundation translation for Surah Ash-Shuraa — Ayah 51

42:51
۞ وَمَا كَانَ لِبَشَرٍ أَن يُكَلِّمَهُ ٱللَّهُ إِلَّا وَحۡيًا أَوۡ مِن وَرَآيِٕ حِجَابٍ أَوۡ يُرۡسِلَ رَسُولٗا فَيُوحِيَ بِإِذۡنِهِۦ مَا يَشَآءُۚ إِنَّهُۥ عَلِيٌّ حَكِيمٞ ٥١
Tekisaanirangako muntu Katonda kwogera naye, okugyako nga amusaako bubaka, oba nayogera naye nga asinziira mabega wa kintu ekyawulawo, oba okutuma omubaka (Malayika), olwo nno kulwokusalawokwe namutumira kyaba ayagadde (anti) mazima yye wa waggulu nnyo mugoba nsonga.